Share this with others!
Oluvanyuma lw’omuyimbi wa katongokamu omukuukutivu omwami Mamuli Katumba okuvayo nategeeza egwanga nga bweyafuna ekilwadde ekiyinza nokumuja mu bulamu bwensi nga kyava ku muyimbi Sheeba Karungi gwalumiriza okumukuba bwebali mu meeting ya Uganda Musicians Federation. Kyadaaki ababiri bemaze nebesanga ku stage emu.